An-known - Omega (Lyrics)
Love love love
Oh oh oh
In my life
Gw’olinga amasannyalaze
Era mu bwongo ne mu musaayi
Nkozesa by’oyagala
Yadde bangi
Abakugamba ebigambo eyo gy’oyita
Nga bali na mu love yaffe bageya
Bagambe nze ewuwo nze Alpha era Omega, hmmm
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
Ssibala na kubala
Munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
(Love, love, love)
Ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba tegukuba)
Love, ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba tegukuba)
Spot Music
Hmmm, gwe manya ndi mujaasi wo malayika
Ndi wa kukugoberera ppaka ku Bayita
Ebigaanye nsaba yenze gw’oba oyita
Nsula kumpi awo ne w’oyita
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
Ssibala na kubala
Munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love, eh
Ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba tegukuba)
Love, ddembe ddembe ddembe (give me love, aah)
Hmmm, gw’oli international (mutima gukuba tegukuba)
Kambeere oyo agolokoka mu kiro
Alikubikka buli lw’olibulwa otulo
Njagala gwe weesige nze
Neesige gwe
Bed ne pillow
Ndikuloopera buli aligezaako okututaagalula
Balala balina emitima gya kiyeekera mbatya
Tebamanyi na ku lovinga
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside, inside
Yeeah
Anknown Prosper - Omega |
Comments
Post a Comment
Thank you for supporting Ivan Jay Music Records and it’s artists!
Follow and continue sharing our content!